Lydia Jazmine - Olinda Ki lyrics

[Lydia Jazmine - Olinda Ki lyrics]

Bakuwaana butasiima ngezaako
Ndozaako
You can’t try me and end on a sample
I’ll be the one you go die for
Bye weyisaako osubwa
Omutimagwo ewange gye gusangibwa
Bonna be bamu okyanyumya
Naye mu mutima muli okyavuya
Kati nze tompimira
Mpa buwi mukwano tompimira
Bw’onva ku near
Terina kuwera centimeter, eh
Omukwano gukufuna
Ne bw’odduka ne weekukuma
Bambi tompimira
Nze mpa buwi mukwano tompimira aah

Nze mbuuza
Olinda ki olinda bide?
Ng’obeera oŋŋamba ninde
Olinda ki olinda bide?
Babe, olinda ki olinda bide?
Gw’obeera oŋŋamba ninde
Olinda ki olinda bide?

Nze mbuuza
What are you waiting for?
Olinda queen lw’alidda?
Aah biveeko ebyo
Jangu nkulage laavu bw’ewooma
Kagobako ttepo
Naye okalya dda kadda dda
Baby nze agamba
Nga nkwagala nnyo why don’t you see?
If you just don’t feel
May be you wanna set me free
Bambi tompimira
Nze mpa buwi mukwano tompimira aah

Gwe bw’oba eyo
Bakuwaana butasiima ngezaako
Ndozaako
You can’t try me and end on a sample
I’ll be the one you go die for
Bye weyisaako osubwa
Omutimagwo ewange gye gusangibwa
Bonna be bamu okyanyumya
Naye mu mutima muli okyavuya
Babe, Lydia Jazmine
Dokta Brain composition dis
Butamagical
Yeah yeah yeah

Interpretation for


Add Interpretation

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret