An-Known - Magician lyrics

[An-Known - Magician lyrics]

Recordinga buli kye ŋŋenda okwogera wano
Singa bukya nebanneerabiza
Playinga, era onnyambe onzijukize
Neeyama butata love gye nina gyoli
Time egenda ebirungi nebifadinga
Naye nze gyoli sijja kuta (love)
Erinnya lyo nalisavinga
Yeggwe Birungi atenkanika
Ovuganya na njuba aah
Omulisa ku mutima
Your love is what makes me
Your customer your love (your love)

Oli mufuusa oli magician
Nze bwe ndaba aah (oli magician)
Oli lawyer oli pastor
Mu kayimba kali doctor
Oli professional magician
It’s how I see (oli magician)
Oli actor mu zi action film ze ndaba



Spot Music

Ogwanira kuyita babe
Ogwana na kuwa kirabo maybe daily
Hey I can never let go
Gwe wanneerabiza abo abaasooka
Ndabye bangi, naye ate gwe
Love yo ebasinzizza amaanyi
Darling, love enfunzizza
Walaayi embuzizza plan (kama kawaida)
Never mind, never mind
Never mind you’re my girl (tebalina kye batugamba)
They can try, they can try but I can never go

Oli mufuusa oli magician
Nze bwe ndaba aah (oli magician)
Oli lawyer oli pastor
Mu kayimba kali doctor
Oli professional magician
It’s how I see (oli magician)
Oli actor mu zi action film ze ndaba (oooh)

Nkyakusoma naye sinnakuyiga
Kansuubire ndikuyita
Era, ebingi mu nze bye wasuubira
Kansuubire ebimu obifuna aah
Okay I wanna let you know
(Ta la ta ta la ta)
For your love I will never let you go
Let you go

Interpretation for


Add Interpretation

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret