Feffe Bussi - Gamba Chwi lyrics

[Feffe Bussi - Gamba Chwi lyrics]

FBM babe, ho!
A D’Mario pon dis, yes
Ha ha ha

I remember I used to check for the mic (I know)
Now the mic checks for me (I know)
So you don’t check for me
Unless you got a cheque for me
Ha ha ha
Okay, yo!

Man been bad, man been so
Man real hard like Kim Jing So
Man never had so man had to sow
Man now areapinga ate baggyayo biso
Manchester, man bad lyrical investor
Later, man wanna get in a siesta
Registrar, nze nzekka alina rap register
Collector, creator ate era rap protector
Mu nsi eno bingi bye ndabye
Bangi nange abangobye


Naye mwebale abampa buli mulundi gwe nsabye
Amanya ye Feffe Bussi
Omuziro neddira pussy
Akabbiro jerengesa
Omubala guvuga Bussi
Bussi, omubala guvuga twagala Bussi
D’Mario nno ne Feffe Bussi
Gwe gamba chwi owulire Feffe Bussi

Gamba chwi
Gamba gwe gamba chwi
Twakatandika butandisi okukwongera gwe chwi
Gamba bugambi chwi
Anyumirwa luga wanika omukono mbu chwi
Gamba bugamba chwi
Twakatandika butandisi okukwongera gwe chwi
Gamba bugambi chwi
Anyumirwa luga wanika omukono mbu chwi

Ndi waggulu eri mu bire
Amagi mmalawo tray
Fast and no delay
Nze eyasinga ku sule
Kati ka nneeyanjule
Yenze rapper omwawule
Ow’ekitone ekisunsule
N’akafuba ka battery
Bali mu nkoko poultry
Nze ndi poet poetry
Style missionary
Ate status military
Class above ordinary
Loving naturally
Abakazi bonsatule
Nze sitya bankwabule
I started with nothing
Now everything working
Who knew this that my time was coming?
Now we do the tossing
Now we do a flossing
And guess what?
All you do niggas is hating
Size dracula
Luzungu na vernacular
Bano yenze abasobola
Legend y’abatabula
Style bbula bbula
Eŋŋoma ebakuba kuba
Ba hater mbalaba
Bo bagudde nga njuba

Gamba chwi
Gamba gwe gamba chwi
Twakatandika butandisi okukwongera gwe chwi
Gamba bugambi chwi
Anyumirwa luga wanika omukono mbu chwi
Gamba bugamba chwi
Twakatandika butandisi okukwongera gwe chwi
Gamba bugambi chwi
Anyumirwa luga wanika omukono mbu chwi

Ne bwe nzimba ng’eyafudde amazzi
Anti kibuyaga asudde kye nayagaliza embazzi
Laba simanyi Makerere sirinnyanga ku kasozi
No diploma, no degree just ndi mukozi
Mbadde waggulu kuva nga sinnalinnya ku nyonyi
Saalina alarm just twazuukukiranga ku nnyonyi
Ensi yampa akafumito ne ngiwa hug
Bwe twegatta bwetuti nze saggyamu plug
Anyway, nange nina nno kye nkoze at least
Chameleone ye mutuukako direct
Bebe Cool ampagira annyinamu trust
Ewa Bobi ndi family nze siri guest

Gamba chwi
Gamba gwe gamba chwi
Twakatandika butandisi okukwongera gwe chwi
Gamba bugambi chwi
Anyumirwa luga wanika omukono mbu chwi
Gamba bugamba chwi
Twakatandika butandisi okukwongera gwe chwi
Gamba bugambi chwi
Anyumirwa luga wanika omukono mbu chwi

Gamba bugambi chwi
Twakatandika butandisi okukwongera gwe chwi
Gamba bugambi chwi
Anyumirwa luga wanika omukono mbu chwi

Interpretation for


Add Interpretation

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret