Feffe Bussi - Kanyama lyrics

[Feffe Bussi - Kanyama lyrics]

Yo!
Delete on the beat
FBM

Nkomyewo nate nate
Ababadde bakutte mute mute
Ba hater mufe mufe
Yenze Feffe Bussi wo kambawe mulye, uh
Kanyama tagejja
Kitegeeza gwe bwongo bwe bugejja
Nabagamba red light nze danger
Atabitegeera bambi buuza manager
Gwe, nva wansi bwe nnyambuka
Tebyali byangu bwe natandika, uh
Nayitawo namanyika
Mbakuba nga kikoola kya Jamaica
Gwe, gamba rapper wo ali awo
Rap zange ssi kawunga ono pilaawo, uh
Tonnaba kulaba gwe ddaawo
DJ gikube gikonkone ng’ali awo



Bampita rap kanyama
Kanyama
Nz’abasunira kanyama
Kanyama
Bampita rap kanyama
Abasigadde, bawuzzi ba munyama
Kanyama
Bampita rap kanyama
Kanyama
Nz’abasunira kanyama
Kanyama
Bampita rap kanyama
Abasigadde, bawuzzi ba munyama
Kanyama

Ndi mugezigezi nga Kyasanku (Kyasanku)
Azoleya bakuyise mmanju (mmanju)
Kiba kibi okukozesa obwangu
Kuba kutobamu
Ssi bintu bya bwangu (bya bwangu)
Uh, ndi bwogi ku kambe
Landmine ntuuse ka mbaabye (fire)
Omuswayiri agamba harambee
Byetaagamu gavumenti ejje eyambe

Eh yeah
Bampita rap kanyama
Nz’abasunira ku kanyama
Bampita rap kanyama
Abasigadde, bawuzzi ba munyama
Yeah man

Bampita rap kanyama
Kanyama
Nz’abasunira kanyama
Kanyama
Bampita rap kanyama
Abasigadde, bawuzzi ba munyama
Kanyama
Bampita rap kanyama
Kanyama
Nz’abasunira kanyama
Kanyama
Bampita rap kanyama
Abasigadde, bawuzzi ba munyama
Kanyama

Gwe, kanyama tagejja
Kitegeeza gwe bwongo bwe bugejja
Nabagamba red light nze danger
Atabitegeera bambi buuza manager (mubuuze)
Gwe, gamba rapper wo ali awo (mugambe)
Rap zange ssi kawunga ono pilaawo, (mchuzi)
Tonnaba kulaba gwe ddaawo
DJ gikube gikonkone ng’ali awo
Uh, ndi bwogi ku kambe
Landmine ntuuse ka mbaabye
Omuswayiri agamba harambee
Byetaagamu gavumenti ejje eyambe
Level

Bampita rap kanyama
Kanyama
Nz’abasunira kanyama
Kanyama
Bampita rap kanyama
Abasigadde, bawuzzi ba munyama
Kanyama
Bampita rap kanyama
Kanyama
Nz’abasunira kanyama
Kanyama
Bampita rap kanyama
Abasigadde, bawuzzi ba munyama
Kanyama

Eh yeah
Bampita rap kanyama
Nz’abasunira ku kanyama
Bampita rap kanyama
Abasigadde, bawuzzi ba munyama

Teri kuzikiza

Interpretation for


Add Interpretation

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret