Feffe Bussi - K'onfunye lyrics
[Feffe Bussi - K'onfunye lyrics]
Nze wuwo
Hakuna shida buno ssi buzibu bwo
Miniwo
Nze wuwo
Hakuna shida ha ha ha
Nze k’onfunye
Ofunye akamere akawooma aah
Nze k’onfunye
Ofunye askari akukuuma aah
Nze k’onfunye
Ofunye ebinene
Nze k’onfunye
Oli ŋŋoma nnene
Nze k’onfunye
Ofunye ebinene
Nze k’onfunye
Oli ŋŋoma nnene
Tik-tak tik-tak kalimi ka ssaawa (let’s go)
Eno y’essaawa
Nga Adam ne Kaawa
After love oli hour
My girl, I need emergency
I’m in a sisi I need emergency
I need emergency
Nagudde mu love ne Majesty
Miniwo
Nze wuwo
Hakuna shida buno ssi buzibu bwo
Miniwo
Nze wuwo
Feffe Bussi wo yoya akuweerawo
Nze k’onfunye
Ofunye akamere akawooma aah
Nze k’onfunye
Ofunye askari akukuuma aah
Nze k’onfunye
Ofunye ebinene
Nze k’onfunye
Oli ŋŋoma nnene
Nze k’onfunye
Ofunye ebinene
Nze k’onfunye
Oli ŋŋoma nnene
Miniwo
Nze wuwo
Hakuna shida buno ssi buzibu bwo
Miniwo
Nze wuwo
Hakuna shida ha ha
Jah Live
Aaah aaah aah
Olw’obulungi bwo bampita kirimululu
Oooh oooh ooh
Njagala nkwagale nkufuule wa bbululu
I’mma give you all my life
Njagala obulamu mbukuwe
Mbukuwe my love
I’mma give you everything
Njagala ebyange mbikuwe
Mbikuwe my love
Ah k’onfunye gwe okimaze
Bw’eba nnyanja nze nkulaba ogiwuze, ha!
Akajanja bali obamaze
Ŋŋamba ba ex nno bonna obalaze
Nze k’onfunye (let’s go)
Ofunye akamere akawooma aah
Nze k’onfunye
Ofunye askari akukuuma aah
Nze k’onfunye
Ofunye ebinene
Nze k’onfunye
Oli ŋŋoma nnene
Nze k’onfunye
Ofunye ebinene
Nze k’onfunye
Oli ŋŋoma nnene
Aaah aaah aah
Olw’obulungi bwo bampita kirimululu
Oooh oooh ooh
Njagala nkwagale nkufuule wa bbululu
Miniwo
Nze wuwo
Hakuna shida buno ssi buzibu bwo
Miniwo
Nze wuwo
Hakuna shida, ha
I’mma give you all my life
Njagala obulamu mbukuwe
Mbukuwe my love
I’mma give you everything
Njagala ebyange mbikuwe
Mbikuwe my love