Feffe Bussi - Onkuba lyrics
[Feffe Bussi - Onkuba lyrics]
Onina nze oh na na
Feffe Bussi oh nana
Namufunye asinga ba vixen
Tananaguza kubanga one in a
Level
Ky’oyagala kye nkola (alaali baby)
Ssente nina
Ky’oyagala kye nkola (kyonna kyonna)
I’m here thinking
Nkufunire private jet (ahaa)
Male nkuzimbire flat
Lamborghini or Bughatti (Ngikuwa)
Walaayi onyumidde mu kasuuti
Onkolera mpulira onina na na
Nkusaba onzaalire ku baana na na
Onkolera mpulira onina na na
Wabula onina kumaaniina na na
Oooh ooh
Onkuba ng’ennanga (onkuba)
Oooh ooh
Onkuba ng’endongo (onzita)
Oooh ooh
Onkuba ng’ennanga (yeah)
Oooh ooh
Nze naawe tumatchinga
FBM ky’ekikoosi
Nze C.E.O yenze Boss
Yenze ku kulamusa zi case
Maanyi ga mbalaasi
Ono ye ayagala balaasi
Abalala nga balaba bulaasi, eh yeah
Ssi ku ngeri gy’abakuŋŋaanya (ahaa)
Ng’emirengo gy’ennyaanya
Ifulanya, Iriraanya bw’ondeekanya (onzita)
Y’engeri gye nzisaasaanya
Abasajja engeri gy’obakuŋaanya
Ng’emirengo gy’ennyaanya
Ifulanya, Iriraanya bw’ondeekanya (yeah)
Y’engeri gye nzisaasaanya
Oooh ooh
Onkuba ng’ennanga (onkuba)
Oooh ooh (you’re better, you’re better)
Onkuba ng’endongo
Oooh ooh
Onkuba ng’ennanga
Oooh ooh
Nze naawe tumatchinga (oh my gosh)
Ky’oyagala kye nkola, babe
Ssente nina
Ky’oyagala kye nkola (ky’oyagala ky’ofuna)
I’m here thinking
Nkufunire private jet (eyo emu)
Male nkuzimbire flat (true)
Lamborghini or Bughatti? (kyonna)
Walaayi onyumidde mu kasuuti
Your body is amazing
Your face is a painting
Your love is a dream
That every man is chasing
Onkaabya am kaabing
The way you’re tunuuling
Ondeka ndowooza bingi mwana lowoozing
Nga rain enkuba
Ono omwana y’ankuba, ha!
Ffiga y’eri capsule ewonya ekifuba (ogimanyi)
Okumufuna nze mwana nange natoba (kuva dda)
Era mwagala kufa kubanga yaguma (towakana)
Ky’oyagala kye nkola (towakana babe)
Babe, ssente nina
Ky’oyagala kye nkola (nakufuna baby)
I’m here thinking
Nkufunire private jet
Male nkuzimbire flat (oba goloofa)
Lamborghini or Bughatti
Walaayi onyumidde mu kasuuti (lady)
Onkolera mpulira onina na na
Nkusaba onzaalire ku baana na na
Onkolera mpulira onina na na
Wabula onina kumaaniina na na, yeah!