Feffe Bussi - Romantic lyrics

[Feffe Bussi - Romantic lyrics]

Okay
Ndi romantic guy am a nice niga
Nina romantic girl with a nice figure
FBM ky’ekikoosi we grow bigger
Ian Pro kagikuba you’re my niga

Am a romantic guy
Mu by’omukwano ndi kabaka sweet baby girl
Oli ne romantic guy
Twala byange
Abo babi babi babi babi babi
Am a romantic guy
Mu by’omukwano ndi kabaka sweet baby girl
Oli ne romantic guy
Twala byange
Abalala babi babi babi babi babi

Ŋenda kubira omuko Peter (Peter)
Jenipher gwe wampa anzita (nzita)
Laba tayitaba bwe mpita
Antwala speed simanyi ampise Cheetah (Cheetah)


Kati sembera close diva
Njagala nkulambuza nkutwale e Côte d’Ivoire
Nafuna gwe Mukama yampa ng’era ssava
Kati jjula ekimere oteekeko n’ekiva
Kati neesiga
Kuba ndi mwesigwa
Bavimbe obanyiize oli ne star
Hahaha

Am a romantic guy
Mu by’omukwano ndi kabaka sweet baby girl
Oli ne romantic guy
Twala byange
Abo babi babi babi babi babi
Am a romantic guy
Mu by’omukwano ndi kabaka sweet baby girl
Oli ne romantic guy
Twala byange
Abalala babi babi babi babi babi

Baby am afraid
Nkutwala inside
Tugenda kuzina kugulya paka sunrise
No matter what size
You don’t need I.D
Buuza Arafat
Gwe buuza Karma Ivien
Nsolo ku kizigo kwendi
Bw’onkubira nkuddamu gyendi
Nkakasa tukimala ffembi
Buli akukubira mugambe tuli ffembi
Nze wendi
Yes, nkutwala wange teri kudda Bukoto
Tonnyooma nze ndi kasajja kazito
Abaasooka baakuwanga kitono
Kumbe ekyama kiri mu busajja butono

Am a romantic guy
Mu by’omukwano ndi kabaka sweet baby girl
Oli ne romantic guy
Twala byange
Abo babi babi babi babi babi
Am a romantic guy
Mu by’omukwano ndi kabaka sweet baby girl
Oli ne romantic guy
Twala byange
Abalala babi babi babi babi babi

Okay
Ndi romantic guy am a nice niga
Nina romantic girl with a nice figure
FBM ky’ekikoosi we grow bigger
Ian Pro kagikuba you’re my niga

Kati sembera close diva
Njagala nkulambuza nkutwale e Côte d’Ivoire
Nafuna gwe Mukama yampa ng’era ssava
Kati jjula ekimere oteekeko n’ekiva
Kati neesiga
Kuba ndi mwesigwa
Bavimbe obanyiize oli ne star
Hahaha

Am a romantic guy
Mu by’omukwano ndi kabaka sweet baby girl
Oli ne romantic guy
Twala byange
Abo babi babi babi babi babi
Am a romantic guy
Mu by’omukwano ndi kabaka sweet baby girl
Oli ne romantic guy
Twala byange
Abalala babi babi babi babi babi

Romantic guy yeah
Abalala babi babi babi oh yeah

Interpretation for


Add Interpretation

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret