Feffe Bussi - Wavaako lyrics
[Feffe Bussi - Wavaako lyrics]
Eh yo D’Mario
Ha ha
Ninamu ka flu mwana naye oba mbakube? (bakube)
Naye lwaki sibakuba nze navaako dda, yes
Thirteen million Ugandans and plus
Are mentally disturbed reality
This is not the usual music
Welcome mu nsi y’abaavaako
Nze Feffe navaako
Blood navaako
Bwe ntunula ensi gyendimu buli omu yavaako
Abakazi baavaako
Abasajja baavaako
Tebamanyi n’atufuga kuba baavaako
Kimenke yavaako
Pallaso yavaako
Zahara Totto, Nimrod baavaako
D’Mario yavaako
Nange navaako
Twakatandika nkusomera nno abaavaako
Bajjo yavaako
Ekyo kyavaako
Tukanya muwakanya omusajja yavaako
Bambi Golola yavaako
Oyo yavaako
Yadda ku buugi eby’okulwana yabivaako
Oyo A Pass yavaako
Bambi yavaako
Yadda mu comedy eby’okuyimba yabivaako
Abo nno baavaako
Ate nga bangi abaavaako
Tonenya eyavaako
Naawe olinze vvaako
Wavaako (yes)
Nange navaako (navaako navaako)
Wadde wavaako (ffenna ffenna)
Ffenna twavaako
Ffenna twavaako (yes babe what!)
Gwe wavaako (wava wava)
Nange navaako (navaako navaako)
Wadde wavaako (ffenna ffenna)
Ffenna twavaako
Ffenna twavaako (yes babe FBM)
Yes ah, Nwagi yavaako
Kasuku yavaako (yava)
Bad Black naawe omulaba yavaako (yava)
Zari yavaako (yava)
Bambi yavaako
Yafuna Shakib we bonna nebavaako
Amagye gaavaako
Poliisi yavaako
Abakuumi ne be bakuuma bonna baavaako
Landlord yavaako
Omupangisa yavaako
Local Council abasolooza baavaako
Eno Uganda yavaako
Mwana twavaako (yes)
Asembayo ofuluma ettaala bambi ng’oggyako
Kats yavaako (eh)
Bambi yavaako (what)
Weasel Manisal, naye bambi yavaako
Bwaba Kanye West yavaako
Nga Lil Wayne yavaako
Baatugamba mbu nno ne Trump yavaako
Baatugamba Radio yavaako
Mbu n’oli yavaako (what!)
Era okuva leero nange (nze) mumbalire mu baavaako
Okuva leero nze mumbalire mu baavaako
Kuba naawe ambala oyinza okuba wavaako
Haa, naye nga kiki ekituggyako?
Welcome mu nsi y’abaavaako (yes babe)
Wa-wa-wavaako (wava)
Nange navaako (nange navaako)
Wadde wavaako (ffenna)
Ffenna twavaako (ffenna)
Ffenna twavaako (ffenna)
Gwe wavaako (yes)
Nange navaako (I moved off, yes)
Wadde wavaako (I moved on)
Ffenna twavaako (ffenna)
Ffenna twavaako (ffenna)
Yes man, Nina yavaako (yava)
Andre yavaako (yava)
Bayimbi kyenda ku buli kikumi baavaako
Paaliyamenti yavaako (yava)
Bambi yavaako (yava)
Anti be twasindika bwe baatuuka baatuvaako
Sheebah (yava)
Cindy (yava)
Ha!, waliwo eyavaako (yava)
D’Mario yavaako (yava)
Bambi yavaako
Alex naye yavaako
Carol yavaako
Bambi yabaako (ha ha)
Tomunenya yavaako (oyo yava)
N’oli yavaako (what!)
Gundi yavaako (bro)
Tonenya eyavaako
Naawe oyinza ovvaako (yes)
Welcome to the world of moved on (karibu karibu)
We moved off (we moved off)
Ha ha ha, abaavaako (FBM Music babe)
Ha ha ha
Yeah yeah wavaako (yes)
Nange navaako (I moved off, I moved on)
Wadde wavaako (yes babe)
Ffenna twavaako
Ffenna twavaako
Gwe wavaako (anha)
Nange navaako (nange navaako)
Wadde wavaako (yes)
(Ate nga) ffenna twavaako
Ffenna twavaako
Yes man
Ffenna twavaako