Chosen Becky - Abundance lyrics
[Chosen Becky - Abundance lyrics]
Chosen Becky
Nessim
Me ah see fire aah
Buno obulungi bwo malayika
Osingako Abamerica
Nze bw’onkwata
Onyumisa obulamu you’re noble and designed
Ofuuse typewriter guno omutima wagufuula lupapula
Kankutwale gye ŋŋenda guno omukwano gwa ddala
Lemme give you love in abundance eeh
Nsonga za mukwano nawandiise eeh
My boy, onsika aerial
Omukwano gw’ondaga guleeta signal
Boy, oleeta signal
Obulungi bwo busika ne aerial
Buli ky’okola mukwano kya kunyuma
Gwe bw’onyiiga oyongera kuyaka
Ako akafeesi ko kamenya ne zi kalina
Mukwano gumpe ndi eno mu kidiba
Mi love the way you do your bend down low
My babe, ombuza n’otulo
I love the way you do do for me
My babe, kyenva nkulabako baby boy
Lemme give you love in abundance eeh
Nsonga za mukwano nawandiise eeh
My boy, onsika aerial
Omukwano gw’ondaga guleeta signal
Boy, oleeta signal
Obulungi bwo busika ne aerial
Me ah see fire aah
Buno obulungi bwo malayika
Osingako Abamerica
Nze bw’onkwata
Onyumisa obulamu you’re noble and designed
Nga bwe nsula mu kifuba kyo
Buli ku makya nga nnemerako
Amaaso go gankuba nnyo
Guno omukwano nanti gwa ddala
Nsembeza ku mutima you gimme love
And you’re a doctor
In a love feeling
Bikkula ebitabo byo mi ah student
Nsomesa omukwano gwo mi ah studying
Lemme give you love in abundance eeh
Nsonga za mukwano nawandiise eeh
My boy, onsika aerial
Omukwano gw’ondaga guleeta signal
Boy, oleeta signal
Obulungi bwo busika ne aerial
Lemme give you love in abundance eeh
Nsonga za mukwano nawandiise eeh
My boy, onsika aerial
Omukwano gw’ondaga guleeta signal
Boy, oleeta signal
Obulungi bwo busika ne aerial