EeZzy, Feffe Bussi - Tumbiza Sound Remix lyrics

[EeZzy, Feffe Bussi - Tumbiza Sound Remix lyrics]

Eyo gye mubeerera mu lockdown
A Feffe Bussi wo
Ffe eno tuba mu bend down
EeZzy EeZzy wo
Gye mubeerera mu curfew
Remix
(Ri-Ri-Ricko)
Ffe eno tuba mu… oh

Abiri mu bbanga, asatu ku nnyama
Ng’Omusoga nteesa, tienda kumana
Yo, abaali baatereka (yes)
Ky’ekiseera tuziryeko
N’ebyana ebyanyirira, tubiyita ne tuwaako
Yo, mbadde nteesa gwe EeZzy
Make them busy
Make them dance
And make them dizzy
You know for the shizzy
You do it like Wheezy
Gikube ne Feffe Bussi ng’abatwala easy



Kati Dj
Musajja tumbiza sound, heh!
Ffe katunyumirwe
The police is not allowed, eh!
Mwana deejay
Musajja tumbiza sound
Kikube okitte
(Tulina mbega) kitutta ku ground
Mwana aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki, eh?
Mbu olwo corona?
Nedda boss

Bwe muba mwagala zi sanitizer
Tujja kugula sanitizer
Tuyingire ne sanitizer, mu kibbala
Tukube party, eh!
Bwe mubeera mwagala zi face mask
Tujja kugula face mask
Tuyingire ne face mask, mu kibbala
Tukube party, eh!
Mutugambe oba mwagala ka distance, eh!
Social distance
Tujja kukola distance, mu kibbaala
Ffe tukube party

Kati mbadde nteesa nti curfew
Keetukwatire mu bbaala mutuggaliremu
Bweggwaako ku makya mutuggulire
Nze abadde agamba kalantiini
Mututeeke ffe mu bbaala
Nnaku kkumi na nnya
Bwe ziggwaako mutuggulire (haha)
Because

Eyo gye mubeerera mu lockdown
Eno tuba mu bend down
Gye mubeerera mu curfew
Eno tuba mu
So kati deeJay
Musajja tumbiza sound, heh!
Ffe katunyumirwe
The police is not allowed, eh!
Mwana deejay
Musajja tumbiza sound
Kikube okitte
(Tulina mbega) kitutta ku ground

Mwana aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nedda boss
Ssebo aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nuh nuh nuh!

Bannange aah aah
Aah aah,aah aah
Nuh nuh nuh nuh
Le le le le le le

Interpretation for


Add Interpretation

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret