Joci Music - Wuuno Ankuba lyrics
[Joci Music - Wuuno Ankuba lyrics]
Aaah ssebo
Ssebo
Ssebo (Joci yeah eh)
Aaah ssebo
Imorush, Waguan
Gundi weeyita ki ammizisa Aspirin?
Ondaludde nembulwa ne discipline
Onkuzizza ekyejo
Nange nembula bwentyo
Nkusizza akasiiso
Baby wankwata mu liiso
Wuuno akuba banne
Omwana wuuno alumya banne
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba banne
Wa lugono akuba banne
Omwana wuuno alumya banne
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba banne
Nebwemundaga
Omwana byonna yabindaga ah
Ono ankuba n’ammamba
Ate kyokka neyeeraga
Abinkola, omwana byonna abinkola
Yantegula nensimbula
Love yagisimba n’ekula ah, hmmm
Walaayi enkuba gy’akuba asinze ku banne
Era nsaba, tukulane ppaka bukadde
Wuuno akuba banne
Omwana wuuno alumya banne
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba banne
Wa lugono akuba banne
Omwana wuuno alumya banne
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba banne
Omwana wuuyo ankuba (y’oyo)
Yalabbi wuuyo ankuba (y’oyo)
Andi munda mu ddiba (y’oyo)
Ayaka n’osinga enjuba (y’oyo)
Gundi weeyita ki ammizisa Aspirin?
Ondaludde nembulwa ne discipline
Aaah ah, oh no
Leka nkuloope ewa maama
Gwe manya nkuliko nnyo
Ooh, darling
Wuuno akuba banne
Omwana wuuno alumya banne
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba banne
Wa lugono akuba banne
Omwana wuuno alumya banne
Eno anzita, ammenya
Omwana wuuno akuba banne
Joci yeah eh (y’oyo)
Alternative Music (y’oyo)
Imorush (y’oyo)
Y’oyo