Judith Babirye - Number One lyrics
[Judith Babirye - Number One lyrics]
Njagala kukumanya
Njagala kukutegeera
Njagala ompe omutima ogukutegeera
Njagala ompe omutima ogukumanyi
Owandiike amateeka, ku mutima gwange
Mukama njagala ompe omutima ogukutya
Njagala ompe omutima ogukutegeera
Njagala ompe omutima ogukumanyi
Owandiike amateeka, ku mutima gwange
Mukama njagala ompe omutima ogukutya
Njagala ompe omutima omukkakkamu
Njagala ompe omutima ogusinza
Owandiike amateeka, ku mutima gwange
Mu buli mbeera, obeere number one
Number one obeere number one
Bonna obasinga Mukama
Obeere number one
Number one obeere number one
Bonna obasinga ssebo
Obeere number one
Number one obeere number one
Bonna obasinga Mukama
Obeere number one
Number one obeere number one
Bonna obasinga ssebo
Obeere number one (njagala nnyo Mukama)
Njagala ompe omutima ogukunoonya
Njagala ompe omutima oguyaayaana (eeh owandiike Kitange)
Owandiike amateeka (amateeka)
Ku mutima gwange
Mukama njagala ompe omutima ogukutya (njagala nnyo Kitange)
Njagala ompe omutima oguyaayaana
Njagala ompe omutima oguwammanta (owandiike mukwano)
Owandiike amateeka, ku mutima gwange
Mukama njagala ompe omutima ogukutya (njagala nnyo Mukama)
Njagala ompe omutima omugonvu (ooh Kabaka)
Njagala ompe omutima ogukukoowoola (eeh nkukoowoole nze)
Owandiike amateeka, mu mutima gwange
Mukama njagala ompe omutima ogukutya (njagala nnyo Mukama)
Njagala ompe omutima ogutakyuka (njagala nnyo Kitange)
Njagala ompe omutima ogunywedde (hmm nnywerere ku gwe)
Owandiike amateeka, mu mutima gwange
Mu buli mbeera (obeere)
Obeere number one (yeggwe number one)
Number one obeere number one (bonna obasinga)
Bonna obasinga Mukama (obasinga)
Obeere number one (bonna obasinga)
Number one obeere number one (eeeh)
Bonna obasinga Ssebo (hallelujah)
Obeere number one (teri mulala)
Number one obeere number one (eeeh)
Bonna obasinga Mukama (ddala obasinga)
Obeere number one (gumira mu nze Yesu wange)
Number one obeere number one (eeeh)
Bonna obasinga Ssebo (obasinga)
Obeere number one (bonna obasinga)
Number one obeere number one (obasinga abazadde)
Bonna obasinga Mukama (ensozi ennene)
Obeere number one (zonna ozisinga Yesu)
Number one obeere number one (number one)
Bonna obasinga Ssebo (eeeh)
Obeere number one
Oooh ooh
Oooh
Yeah (yeah)
Oooh
Oooh ooh
Obasinga
Bonna obasinga
Bonna obasinga