Laika - Nzuuno lyrics

[Laika - Nzuuno lyrics]

I don’t wanna waste your time
Obusungu bwa love
So that you can own me night to night

Nessim Pan Production

Bakugaya lwa ntunula yo eyo
Tebamanyi gye nsula eno
Omutima waguwamattula eno
Kati ejjo gwasuze eyo
Abawala b’e Nansana eyo
Balemesa nnyo obulamu bwange
Emitima gye balina emicaafu
Tebakutwala mukwano!

Amaaso g’onoolya
(Ah eh eeh, byonna mbirina)
Ka face k’ononywa
(Ah eh eeh, labayo nzuuno)
Ka lipstick k’onoolya
(Ah eh eeh, byonna mbirina)


Mukwano gw’ononywa
(Ah eh eeh, labayo nzuuno)

My baby boy ah
Nsaba mbe wuwo bwoya
Nkufumbire ky’olya
Ate ofuneyo lawyer
Guno musango, nakukutte n’emmundu
N’okunteeka mu love mood
N’ogwokundeeta obusungu
Obusungu bwa love
I don’t wanna waste your time
I want to show me where I sign
So that you can own me night to night
Please be my guy

Amaaso g’onoolya
(Ah eh eeh, byonna mbirina)
Ka face k’ononywa
(Ah eh eeh, labayo nzuuno)
Ka lipstick k’onoolya
(Ah eh eeh, byonna mbirina)
Mukwano gw’ononywa
(Ah eh eeh, labayo nzuuno)

Bakugaya lwa ntunula yo eyo
Tebamanyi gye nsula eno
Omutima waguwamattula eno
Kati ejjo gwasuze eyo
Abawala b’e Nansana eyo
Balemesa nnyo obulamu bwange
Emitima gye balina emicaafu
Tebakutwala mukwano!

Amaaso g’onoolya
(Ah eh eeh, byonna mbirina)
Ka face k’ononywa
(Ah eh eeh, labayo nzuuno)
Ka lipstick k’onoolya
(Ah eh eeh, byonna mbirina)
Mukwano gw’ononywa
(Ah eh eeh, labayo nzuuno)

Ah eh eeh, byonna mbirina
Ah eh eeh, labayo nzuuno
Ah eh eeh, byonna mbirina
Ah eh eeh, labayo nzuuno

Interpretation for


Add Interpretation

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret