Lydia Jazmine - Nkubanja lyrics
[Lydia Jazmine - Nkubanja lyrics]
Amata amaka n’entangawuzi ka chai n’amajaani
Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali
Nkubanja
Olinayo akabanja kotansasudde
(Kotansasudde)
Nkunyenya
Nkunyenya
Olinayo obugalo bwo webutankutte
(Webutankutte)
Nkubanja
Kale nkuba kubamu obufaananyi nze naawe
Ku wedding day ha!
Abatwagala abazadde emikwano gyo n’egyange
Bonna bazze
Ng’olayira
Ng’ogamba abange ebibyo kati byange
Kati onjoininze
Twelabire
Bye twalaba nga tetunesanga
Twesukkirize
Twewaanewaane
Nkunoonya okuva jjuuzi lwe wangulira eppeera
Buli ku makya nkeera nnyo nnyo nkuwandiikire akayimba
Netegeka njagala lumu nkuyimbire acapella
Bwe mbyogera ne mbyerabira ate bwe neebaka mbiroota
Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali
Amata amaka n’entangawuzi ka chai n’amajaani
Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali
Gwe nange tulina obudde
Oba kiro oba during day
In the morning oba evening time
Monday olwokubiri oba Wednesday
Ku Thursday ne ku Friday
Weekend eno nkubuukinze eh eh
Sylivia wa Nsimbi
Mukwano tegugulwa nsimbi
Eh yeah eh
Lydia Jazmine again
Again and again and again
Danz Kumapeesa
Nkubanja