Myco Chris - Kabiite Wange lyrics
[Myco Chris - Kabiite Wange lyrics]
Well
Oooh ooh (oooh uuh)
Gwe wange
Buli lukya
Nze naawe
Oooh
Olwa leero, nsazeewo nkutwale gwe wange eeeh
Nkulonze mu bangi maama, gwe abasinga
Njagala n’abazadde bamanye nti mukwano gwe wange
Buli lukya, nze naawe
Okufa kwekulitwawukanya
Bambi ng’omanyi omukwano ondabirira, ombudaabuda
Nebwemba nga nemeddwa maama omanyi okuntegeera
Byandibadde bizibu ddala
Gwe wootali bizibu ddala
Naye buli lukya, nze naawe
Okufa kwekulitwawukanya
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe
Gwe mutima gwange
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe
Gwe mukwano gwange
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe
Gwe mutima gwange
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe
Gwe mukwano gwange (ooh)
Nze nkwagala kufa
Era bambi gwe muganzi wange
(Gwe muganzi wange eeh)
Bwessikulabako muli omutima, tegutereera (aah)
Sembera eno, kabiite wange
Oooh uuh maama, mpuliriza mukwano
Oooh uuh (ani yali amanyi nti nange maama)
Lulikya (lulikya nfune omulungi)
Buli we mpita baba beebuuza (ani oyo?)
Ani oyo ayise n’omulungi? (gwe mulungi)
Gwe mulungi, maama
Laba obulungi, bukusaana
Gwe mulungi, maama
Laba obulungi, bukusaana
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (uuh)
Gwe mutima gwange (gwe mutima gwange)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (ooh)
Gwe mukwano gwange (gwe mulungi)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (gwe mukwano)
Gwe mutima gwange (ooh)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (yeah)
Gwe mukwano gwange (ooh)
Nebwebuliba bulwadde
Nebwebuliba buno obugagga
Gw’omutima nze nkuwadde
Okuleka mazima siyinza
Hmmm yeggwe wange
Yeggwe maama w’abaana bange (w’abaana bange)
Tusabe omutonzi, oyo atukuuma
Mirembe na mirembe yeggwe wange eeeh
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (uuh)
Gwe mutima gwange (aaah)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (ooh)
Gwe mukwano gwange (gwe mulungi)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (gwe mukwano)
Gwe mutima gwange (ooh)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (eh yeah)
Gwe mukwano gwange (oooh)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (omukwano gwe nina gwonna)
Gwe mutima gwange (uuh)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (aah)
Gwe mukwano gwange (gwe mulungi)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (omukwano gwe nina gwonna)
Gwe mutima gwange (gwe mukwano)
Kabiite wange
Omukwano gwe nina gwonna kangukuwe (eh yeah)
Gwe mukwano gwange
Kabiite (eh yeah eh yeah)
Mukwano
Kabiite wange
Kabiite wange
Ooh uuh oooh
Oooh
Ooh uuh oooh