Vinka - Love Doctor lyrics

Vinka [Nakiyingi Veronica Lugya]

[Vinka - Love Doctor lyrics]

Vinka the gyal dem
Skillz on the beat
Swangz Avenue

Bw’okwata babe nga nkwata
Kwata, kwata, kwata
Nga nkwata
Bw’onyweza babe nga nyweza
Nyweza, nyweza, nyweza
Nga nyweza

Babe nkusaba nyweza
Mu bituufu binyuma nze tonta
Sweet wannimba nti ojja
Sometimes in July nga mwenda

You’re ma love doctor
Yeggwe
Mwattu tonsa ku minzaani
Yeggwe
Mukwano tompima pima
Yeggwe
Ntwala onnyige amasaagi
Yeggwe
Kati kwata wano
Nyweza wano
Kyuusa
Tonta
Gwe kwata wano
Nyweza
Kyuusa
Tonta

Ooh Boy
Kyusaamu nga bw’ozina
Babe nange bwenkuwa
Nga ky’oyoya nze kye nkuwa
Babe bambi tondeka
Nkulaba omikisinga
Omikisinga ebirungo ebinkolera
Hmm sweet nkwetaaga
And eyes to it nze meltinga
Hmmm

Kati kwata wano
Nyweza wano
Kyuusa
Tonta
Gwe kwata wano
Nyweza wano
Kyuusa
Tonta
Baby wanyumye luno

Mpa ka wallet nkakwatire wano
Tukumbe nga tulumya bano
N’amazina tuzina nga aga wano
Aga wano
Nkulaba omikisinga
Omikisinga ebirungo ebinkolera
Hmm sweet nkwetaaga
And eyes to it nze …hahaha
You’re so so sweet
Popular champagne
Baby you and me roho ya samba
Raaaahh

Kati kwata wano
Nyweza wano
Kyuusa
Tonta
Gwe kwata wano
Nyweza wano
Kyuusa
Tonta
Kati bw’okwata babe nga nkwata
Kwata, kwata, kwata, kwata
Nga nkwata
Bw’onnyweza babe nga nnyweza
Nyweza, nyweza, nyweza, nyweza
Era bw’okwata, nga nkwata
Kwata, kwata, kwata, kwata
Nga nkwata
Bw’onnyweza, nga nnyweza
Nyweza, nyweza, nyweza, nyweza

Interpretation for


Add Interpretation

Add extended interpretation

If you know what the artist is talking about, can read between the lines, and know the history of the song, you can add interpretation to the lyrics. After checking by our editors, we will add it as the official interpretation of the song!

Latest added interpretations to lyrics

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret