Vivian Mimi, John Blaq - Fekka lyrics

[Vivian Mimi, John Blaq - Fekka lyrics]

T
John African Bwoy Bwoy
Vivian Mimi
T.O.N
Aya baasi
Nnoonya atunda billboard
Tokitya yo ssente weeri
Kye njagala ng’omulungi kwali

Ng’ali okwo tweyagale fekka
Fekka nze n’ono omwana
Atatwagala agende, agende
Ate oba tweyagala fekka
Fekka nze n’ono omwana
Atatwagala agende, agende

Wamma baby yagala nze
Ebiganye baby obinkwase
Oba bali bameka nze nkwekutte, eh
Gwe leka twekunde
Oh baby nkumissinga nnyo


Empewo ekunta mu kiro
Oliwa ojje onkwateko?
Ooh oh oh oh oh oh
Baby nnyumirwa
Okola bendover
Oh baby nnyumirwa
Omubiri gwo bring over
Love yo ngirina
Tofa ku batusooza, sooza sooza

Ng’ali okwo tweyagale fekka
Fekka nze n’ono omwana
Atatwagala agende, agende
Ate oba tweyagala fekka
Fekka nze n’ono omwana
Atatwagala agende, agende

Hmmm, mmwagala omu bwa ppeke
Eddagala eriwonya asinga ku mpeke
Ono owange amaaso ga ndege
Ku lulwe nayize tteke
Olaba nayize okeera, eh!
Ntegeke mmuleetere ka juice akalimu eppeera
Hmmm hmm, naye kansooke
Baby tonswaza
N’otuuka ekiseera neweecanga
Be nali nsekerera nebeepanka
Nga wafunayo omulala eyo gw’oganza
Wrong number

Ng’ali okwo tweyagale fekka
Fekka nze n’ono omwana
Atatwagala agende, agende
Ate oba tweyagala fekka
Fekka nze n’ono omwana
Atatwagala agende, agende

Pawaz Entertainment
Grey Town

Interpretation for


Add Interpretation

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret