John Blaq, Irene Ntale - Ebbaluwa lyrics

[John Blaq, Irene Ntale - Ebbaluwa lyrics]

Oooh oh
Chemical oli nicer
Oh ooh
Ntale
Aya baasi

Abafere b’omukwano baali bangi
Ng’era nabaleka nga mbeera busy
Naye okuva lwe nakulaba jjuuzi
Aah, nafuuka easy
Chemical Beats
Nali ndowooza bya kusaaga nennemererwa, gyal ah
Dice okuba mikaaga tolemererwa
Ah obuuso bw’ontunuuliza lekera awo
Obugambo bw’oyogera nennyumirwa
Obufaananyi ewaka eyo nembukuba-nga
Ng’ondi mu kifuba

Bikkula ebbaluwa
Omukwano tegumenya mugongo
Gwe bikkula ebbaluwa


Ebbaluwa, ebbaluwa, ebbaluwa yeah
Sumulula ebbaluwa
Ondi eno waggulu ku bwongo
Sumulula ebbaluwa
Ebbaluwa, ebbaluwa, ebbaluwa

Njagala onjagale
Nkukyaye n’abalala, abawala
Abaali banzalaye
Nafunye ono bboyi, anyirira
You’re so beautiful
Obu kiss kiss bwo babe
Gwe bw’ompa kiro, misana daily
Nkubye kubuuzaako my babe
Hello bestie, hello my babe
Gwe wootali buli kimu kiba tekinyuma
N’obuyimba bw’omukwano era buba tebunyuma
Njagala okimanye yeggwe wekka gwe nina era
Balala bonna bannema

Bikkula ebbaluwa
Omukwano tegumenya mugongo
Gwe bikkula ebbaluwa
Ebbaluwa, ebbaluwa, ebbaluwa
Sumulula ebbaluwa
Ondi eno waggulu ku bwongo
Sumulula ebbaluwa
Ebbaluwa, ebbaluwa, ebbaluwa

Abafere b’omukwano baali bangi
Ng’era nabaleka nga mbeera busy
Naye okuva lwe nakulaba jjuuzi
Hmmm, nafuuka easy
Obu kiss kiss bwo babe
Obwo bw’ompa kiro, misana daily
Nkubye kubuuzaako my babe
Hello bestie, hello my babe
Obuuso bw’ontunuuliza lekera
Obugambo bw’oyogera nennyumirwa
Obufaananyi ewaka eyo nembukuba-nga
Nga nkuli mu kifuba

Bikkula ebbaluwa
Omukwano tegumenya mugongo
Gwe bikkula ebbaluwa
Ebbaluwa, ebbaluwa, ebbaluwa
Sumulula ebbaluwa
Ondi eno waggulu ku bwongo
Sumulula ebbaluwa
Ebbaluwa, ebbaluwa, ebbaluwa

Interpretation for


Add Interpretation

A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #
Interpret